30 विचारों· 04/09/26· समाचार और राजनीति
Ebyaliwo ku lunaku Oyo lwe yatuuzibwa ku nnamulondo
0
0
1 ग्राहकों
Nga 12 omwezi gwa September omwaka 1995 omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi owokuna lwe yatuuzibwa ku Nnamulondo yabajjajaabe nga wano yalina emyaka 3 gyokka. Olunaku olwo lwali lwabyafaayo kubanga ono lweyafuuka omukulembeze w'ennono asinga obuto okutuula ku nnamulondo. Kati tukuddizzaayo olutambi ku byaliwo nga Omukama Oyo Nyimba atuuzibwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda
और दिखाओ

0 टिप्पणियाँ